
Buganda Kingdom
@BugandaKingdom_ • 173,548 subscribers
This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.
Videos

Just in: Ssaabasajja Kabaka ayogeddeko eri Obuganda. Agambye nti embeera y'obulamu bwe egenda etereera era asuubirwa okudda ku butaka mu bbanga eritali lya wala. Yeebazizza Obuganda olw'essaala zonna ezimuweerezebbwa n'obutaggwamu ssuubi wakati mu kusomoozebwa okwamaanyi. #BugandaUpdates2024
Buganda Kingdom70,074 次观看 • 1 年前

Obubaka bwa Kabaka mu #Enkuuka2025 "Empisa n'ennono zaffe awamu n'obukulembeze bw'Ebika era n'olulimi, biraga obugunjufu, tulina okwongera okubikuuma n'okubisomesa abaana.... Tuddamu okubakubiriza okusigala nga muli bavumu mu buli mbeera yonna n'okujjukira nti; Okwegatta bwe buwanguzi bwaffe, temuggwamu ssuubi, kazigizigi gwe tulimu kaakati ajja kukyuka singa ffenna tusigala ku mulamwa...."
Buganda Kingdom10,058 次观看 • 5 个月前
没有更多内容可加载