正在加载视频...
视频加载失败
Kano kali katya bannange?
78,219 次观看 • 1 天前 •via X (Twitter)
39 条评论

Banna Gomba muwedde, we're the Bukunja Warriors KYAGGWE 💪💪 Mission Kikopo 🏆🏆

Tugenda kubagobamu ekitambo ekyo.

Tugenda ku kibasiga

Ndowooza Mawogola wano tuwagira Gomba 🤔

Gomba oyeee

Webale nyo Mr Solomon. Team Gomba

Tujabakuba atte tubalye😂😂

Kasufu mukama waffe

I like the spirit

Gomba kuntiko

Mugenda kuwulira endiba mwe abe Gomba. Ffe Abakunja tetukunja miti. Kyagwe kuntikko.

Omupiira tebagukunja!

Tujja kugukunja musaaga

Gomba lions juuuuh

@nvsvwvli Endiiba lya ndiiga teriweka mwana

Fangone Soldiers Tujja Tujja

Well coined🙌🙌 Naye Kyaggwe kuntiko

Ssebo mukulu ate kati otwongedde obuswandi katubafutize mudeyo e Gomba ngamuwoze

Gomba juuuuuuuu

Wabula owomesa olugaanda

kano nako kathufu baba

Kasuffu naye ndi team Kyaggwe ⚽️ 💪

Oli wamanyi

Solomon your the best always, am supporting gomba because of you

Towedde gwe kyaggwe kuntiko

Nkunoonya munywanyi

Naye mwana wamaama owomesa olulimi oluganda

Byona tubilabye naye Abakunjja bo tebagala manya, banoona kikoopo

Awo mpagira Kyagwe sagala muntu yeyagaliza kisuse

keeko kennyini ssebo. weebalege

Kyagwe tugenda bakuba

abakunja bagenda kujjukizibwa nti empologoma yabasooka okuyiga okulya ennyama. Ggomba Lions Jjuuuu

Tusima buli kyoleeta naye nga tukusabira owangale kubanga fenna BANAUGANDA twagala gulire lya dakika 5 Mu myaka 45 only era yegwe my king of Newporter

Ensonga enzimpagiza Gomba nga nina nyinji nnyo

Kyagwe kuntiko

Walai ur the best

Masavu

This is a here we go!!! Tusensebuse sebo bwana @Solomon_Kaweesa akalango kawoomu nyo ako! Era tuja tuja 😍😍

Masavu ate nfa gwookya!!!! Gwe buuza @AzawiOfficial .
