
BAGANDA ON ŤWÌTTER
@Bagandatweepsss • 16,680 subscribers
Here, strictly about baganda and to promote @BUGANDAKINGDOM_ aspirations We are here to protect, strengthen and save Nnamulondo #BugandaYiyo_BugandaYange👌
Shorts
Videos

ERI ABAKYALA ABAKULU NGA Kisitu Kirabo N'ABAWALA ABALALA BONNA ABEESWAZA Eri mmwe abakazi abakulu abakulembeddemu n’abawala abato abagoberera. Mu nsi muno mulimu emirimu mingi gye musobola okukola okweyimirizaawo, okusinga okukozesa tekinologiya mu ngeri ey’okuswaza ensi yaffe n'okwanjala ebintu byammwe obw’ekyama ku mikutu emigattabantu. Olwaleero muyinza okulowooza nti mwe muliko, naye eky’enkomerero kiri nti: Internet teyerabira, era tezika bintu. Ebyo bye mweyambula n’okwolesa kati, enkya n’enkya abaana bammwe bajja kubonerezebwa mu lujjudde era bajja kutuuka okubeganira mu lujjudde lw’ensi olw'obuswavu bwe balibeerako okuyitibwa abaana bammwe. Wadde munonya ssente, naye weebuuze: Ssente ezo zigula kitiibwa? Muswaza obukazi, mutyoboola ekitiibwa ky’abakyala bannaammwe, era mutyobodde e Nnono ya ffe ng’eggwanga kubanga muli basegu olwetaaga📌 Okunonya ssente n’okumanyika mu ngeri ey’obusegu tekitekeddwa kubamalamu kabuntu olwaleero. Muddemu ku magezi mukuze bagundi📌 #TuddeKuNnonoZaffe #BugandaYiyo_BugandaYange
BAGANDA ON ŤWÌTTER233,595 görüntüleme • 1 ay önce

EVERY A WIFE NEEDS TO MASTER THE ART OF TIMING ~Joy 👌
BAGANDA ON ŤWÌTTER15,607 görüntüleme • 3 ay önce

.SINGA TEWABADDEWO BANSEKETERERA NANDITEGEDDE NTI BYENKOLA TEMULI...." Katikkiro Charles Peter Mayiga. Ebyo n'ebirala mu mboozi eyakafubo ku buweereza bwa Katikkiro okuviira ddala emabega okutuukira ddala kati gyeyalimu ne Ibrahim Lubega Kasinga Lubega Ibrahim Kasinga (IUIU 93.1fm) wamu ne Mustapha Ssemugenze (UCTV, Nsambya) #BugandaNsiYaffe
BAGANDA ON ŤWÌTTER13,955 görüntüleme • 1 yıl önce

YOGAAYOGA AYI KABAKA WAFFE 👑👌 Mission 500 Retweets🙏 #KabakaMutebiAt70 #BugandaYiyo_BugandaYange
BAGANDA ON ŤWÌTTER10,167 görüntüleme • 1 yıl önce
Daha fazla içerik yok.
